Amaanyi Agasinga Agange
Wanula:
1. Yakuwa, ggwe ambudabudda
Mu bizibu nze bye mpitamu.
Nkukowoola nga nkimanyi
Nti ggwe wekka
Ajj’o kunnyamba.
(PRE-CHORUS)
’Mwoyo gwo
Nkusab’o gumpe bulijjo.
(CHORUS)
Bw’ompanirira,
Nsobol’o kutumbiira waggulw’e nnyo.
Mba mugumu kub’o mpa ’maanyi,
Agasinga ’gange amangy’e nnyo,
Amaanyi g’a ’mangy’e nnyo.
2. Olw’okuba ompadd’a maanyi,
Nze nsobola okugumya ’balala.
Ne bamanya nty’o bafaako,
Er’o ’li nabo nty’o baagala.
(PRE-CHORUS)
’Mwoyo gwo
Nkusab’o gumpe bulijjo.
(CHORUS)
Bw’ompanirira,
Nsobol’o kutumbiira waggulw’e nnyo.
Mba mugumu kub’o mpa ’maanyi,
Agasinga ’gange amangy’e nnyo,
Amaanyi g’a ’mangy’e nnyo.
(CHORUS)
Bw’ompanirira,
Nsobol’o kutumbiira waggulw’e nnyo.
Mba mugumu kub’o mp’amaanyi,
Mba mugumu kub’o mp’amaanyi,
Amaanyi amangy’e nnyo,
Amaanyi amangy’e nnyo,
Amaanyi g’a ’mangy’e nnyo.