A6-A
Ekipande: Bannabbi ne Bakabaka ba Yuda ne Isirayiri (Ekitundu 1)
Bakabaka b’Obwakabaka bwa Yuda obw’Ebukiikaddyo obw’ebika ebibiri
997 E.E.T.
Lekobowaamu: emyaka 17
980
Abiya (Abiyaamu): emyaka 3
978
Asa: emyaka 41
937
Yekosafaati: emyaka 25
913
Yekolaamu: emyaka 8
a. 906
Akaziya: omwaka 1
a. 905
Nnaabakyala Asaliya: emyaka 6
898
Yekowaasi: emyaka 40
858
Amaziya: emyaka 29
829
Uzziya (Azaliya): emyaka 52
Bakabaka b’Obwakabaka bwa Isirayiri obw’Ebukiikakkono obw’ebika ekkumi
997 E.E.T.
Yerobowaamu: emyaka 22
a. 976
Nadabu: emyaka 2
a. 975
Baasa: emyaka 24
a. 952
Ela: emyaka 2
Zimuli: ennaku 7 (a. 951)
a. 947
Omuli ne Tibuni: emyaka 4
Omuli (ng’ali yekka): emyaka 8
a. 940
Akabu: emyaka 22
a. 920
Akaziya: emyaka 2
a. 917
Yekolaamu: emyaka 12
a. 905
Yeeku: emyaka 28
876
Yekoyakazi: emyaka 14
a. 862
Yekoyakazi ne Yekowaasi: emyaka 3
a. 859
Yekowaasi (ng’ali yekka): emyaka 16
a. 844
Yerobowaamu II: emyaka 41
-
Olukalala lwa Bannabbi
-
Yoweeri
-
Eriya
-
Erisa
-
Yona
-
Amosi