A7-E
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi Obuweereza bwe mu Ggaliraaya (Ekitundu 3) ne mu Buyudaaya
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
32, oluvannyuma lw’Okuyitako |
Ennyanja y’e Ggaliraaya; Besusayida |
Mu lyato ng’agenda e Besusayida, alabula ku kizimbulukusa ky’Abafalisaayo; awonya omusajja omuzibe |
||||
Ebitundu by’e Kayisaaliya Firipi |
Ebisumuluzo by’Obwakabaka; ayogera ku kufa kwe n’okuzuukira |
|||||
Oboolyawo ku Lsz. Kerumooni |
Afuusibwa; Yakuwa ayogera |
|||||
Mu bitundu bya Kayisaliya ekya Firipo |
Awonya omulenzi eyaliko dayimooni |
|||||
Ggaliraaya |
Addamu okwogera ku kufa kwe |
|||||
Kaperunawumu |
Asasula omusolo ng’akozesa ssente okuva mu kyennyanja |
|||||
Asinga obukulu mu Bwakabaka; olugero olw’endiga eyabula n’olw’omuddu atasonyiwa |
||||||
Ggaliraaya-Samaliya |
Ng’agenda e Yerusaalemi, agamba abayigirizwa okuleka byonna ku lw’Obwakabaka |
Obuweereza bwa Yesu mu Buyudaaya
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
32, Embaga y’Ensiisira |
Yerusaalemi |
Ayigiriza ku Mbaga; abasirikale batumibwa okumukwata |
||||
Agamba nti “Nze kitangaala ky’ensi”; awonya omusajja omuzibe |
||||||
Oboolyawo mu Buyudaaya |
Asindika 70; bakomawo basanyufu |
|||||
Buyudaaya; Bessaniya |
Olugero lw’Omusamaliya omulungi; Yesu akyalira Maliyamu ne Maliza |
|||||
Oboolyawo mu Buyudaaya |
Addamu okuyigiriza essaala ey’okulabirako; olugero lw’omuntu atakoowa |
|||||
Agoba dayimooni ng’akozesa engalo ya Katonda; era tawa kabonero okuggyako aka Yona |
||||||
Alya n’Omufalisaayo; anenya Abafalisaayo bannanfuusi |
||||||
Olugero lw’omugagga atali wa magezi n’olw’omuwanika omwesigwa |
||||||
Awonya omukazi ku Ssabbiiti eyali yagongobala; olugero lw’akasigo ka kalidaali n’olw’ekizimbulukusa |
||||||
32, Embaga ey’Okuzza Obuggya |
Yerusaalemi |
Olugero lw’omusumba omulungi n’endiga; Abayudaaya bagezaako okumukuba amayinja; agenda e Bessaniya |