B15
Kalenda y’Abayudaaya
NISAANI (ABIBU) Maaki—Apuli |
14 Embaga ey’Okuyitako 15-21 Emigaati egitali Mizimbulukuse 16 Ebibala ebibereberye |
Omugga Yoludaani gwanjaala olw’enkuba n’omuzira ogusaanuuka |
Ssayiri |
YIYALI (ZIIVU) Apuli—Maayi |
14 Okuyitako okw’oluvannyuma |
Ekiseera eky’omusana kitandika, eggulu teritera kubaako bire |
Eŋŋaano |
SIVAANI Maayi—Jjuuni |
6 Embaga ey’Amakungula (Pentekooti) |
Kiseera kya bbugumu, eggulu teribaako bire |
Eŋŋaano, ebibala by’ettiini ebisooka |
TAMMUZI Jjuuni—Jjulaayi |
Ebbugumu lyeyongera, omusulo gugwa mungi |
Ebibala by’ezzabbibu ebisooka |
|
ABU Jjulaayi—Agusito |
Ebbugumu lingi nnyo |
Ebibala eby’ekyeya |
|
ERULI Agusito—Ssebutemba |
Ebbugumu likyali lingi |
Entende, ezzabbibu, n’ettiini |
|
TISIRI (ESANIMU) Ssebutemba—Okitobba |
1 Okufuuwa amakondeere 10 Olw’Okutangirirako 15-21 Embaga ey’Ensiisira 22 Olukuŋŋaana olw’enjawulo |
Ekiseera eky’omusana kiggwaako, enkuba etandika |
Okukabala |
KESUVANI (BUULI) Okitobba—Noovemba |
Enkuba ntonotono |
Ezzeyituuni |
|
KISULEVU Noovemba—Ddesemba |
25 Embaga ey’Okuwaayo |
Enkuba yeeyongera, omuzira gugwa, era gukwata ku nsozi |
Ebisibo bikuumirwa mu biyumba |
TEBESI Ddesemba—Jjanwali |
Obutiti, enkuba, ensozi zigwaako omuzira |
Omuddo gumera |
|
SEBATI Jjanwali—Febwali |
Obunnyogovu bukendeera, enkuba yeeyongera |
Emiroozi gimulisa |
|
ADALI Febwali—Maaki |
14, 15 Pulimu |
Eggulu libwatuka, enkuba erimu omuzira |
Ebigoogwa |
VIYADALI Maaki |
Guno gwongerwako emirundi musanvu mu myaka 19 |