Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu 2018-2019—Akiikiridde Ettabi
Laba programu y’olukuŋŋaana luno olunene, erimu okwogera kw’omwogezi akiikiridde ettabi.
Beera wa Maanyi!
Mu lukuŋŋaana olwo tujja kunnyonnyolwa engeri gye tuyinza okufuna amaanyi aganaatuyamba okuba abanywevu mu kukkiriza.
Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
Ebibuuzo bino bijja kuddibwamu ng’olukuŋŋaana lugenda mu maaso.